Psalms 7:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda mulamuzi mutuukirivu; Katonda asunguwala buli kanaku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama awagala ekitala kye n’aleega omutego gwe ogw’obusaale.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu bw'atakyuka neyeenenya, Katonda ajja kuwagala ekitala kye. Aleeze omutego gwe, okulasa akasaale.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe batakyuka ne beenenya, ajja kuwagala ekiso kye. Aleeze omutego gwe ogw'obusaale okulasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu bw'atakyuka, aliwagala ekitala kye; Aleeze omutego gwe, aguteeseteese.