Psalms 7:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'ateenenya, ajja kuwagala ekitala kye, ajja kubwama aleege akasaale ke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ategese ebyokulwanyisa ebissi; era akozesa obusaale obw’omuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era amuteekeddeteekedde ebintu ebirimutta, Ayengerezza obusaale bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ategese ebissi ebiribatta, ayengerezza obusaale bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era amuteekeddeteekedde ebintu ebitta; Emisaale gye agiteekako omuliro.