Psalms 7:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ategese ebissi eby'akabenje; ategese obusaale bwe okuli ebitawuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu ajjudde ebibi afuna emitawaana, n’azaala obulimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, omubi alowooza okukola ekibi, Ajjudde ettima, era ayogera eby'obulimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Laba omubi bw'alowooza okukola ekibi! Ajjudde ettima, era ayogera eby'obulimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, alina olubuto olw'obubi; Weewaawo, eggwako lye lye ttima, era azadde obulimba.