Psalms 7:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mulabe, olubuto afuna lwa bugwenyufu, enda n'aba na ya bulwa, n'azaala bulimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Asima ekinnya, n’akiwanvuya nnyo; ate n’akigwamu ye kye yasimye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obunnya bw'asima n'awuukuula, Ye abugwamu yennyini.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obunnya bw'asima n'awuukuula, ye abugwamu yennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakola obunnya, yabusima, Era agudde mu lusalosalo lwe yakola.