Psalms 7:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Effujjo ly'akola lirimuddira ku mutwe gwe; emitawaana gye girikka mu kawompo ke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nneebazanga Mukama olw’obutuukirivu bwe; nnaayimbanga nga ntendereza erinnya lya Mukama Ali Waggulu Ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Neebazanga Mukama olw'obutuukirivu bwe. Nnaayimbanga okutendereza erinnya lya Mukama ali waggulu ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nneebazanga Mukama kubanga mwenkanya, nnaayimbanga okutendereza Mukama Atenkanika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Neebazanga Mukama olw'obutuukirivu bwe: Naayimbanga okutendereza erinnya lya Mukama ali waggulu ennyo.