Psalms 7:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga bandintaagula ng'empologoma, ne banjuzaayuza awatali n'adduukirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, Katonda wange, obanga nkoze kino, era ng’engalo zange ziriko omusango,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, Katonda wange, oba nga nnakola ekintu nga kino: Nga nnayonoona,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Katonda wange, oba nga nakola ekintu nga kino: nga nayonoona,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, Katonda wange, oba nga nakola bwe ntyo; Oba nga obutali butuukirivu buli mu mikono gyange;