Psalms 7:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olukuŋŋaana lw'abantu lukwebungulule; ng'oyima waggulu lukubirize.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe, Ayi Mukama, Ali Waggulu Ennyo, asalira amawanga gonna emisango, osale omusango gwange Ayi Mukama Ali Waggulu Ennyo ng’obutuukirivu bwange bwe buli, era n’amazima agali mu nze bwe gali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, asalira abantu bonna omusango, Sala omusango gwange nsinge, kubanga omanyi nga siriiko musango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, asalira abantu bonna omusango, sala omusango gwange nsinge, kubanga omanyi bwe siriiko musango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama aweereza omusango amawanga: Osale omusango gwange, ai Mukama, olw'obutuukiriw bwange n'amazima gange agali mu nze.