Psalms 71:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, tonneesuuba; ayi Katonda wange, yanguwa okunnyamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, tombera wala, Ayi Katonda wange, yanguwa ojje ombeere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Katonda, tombeera wala; Ayi Katonda wange, yanguwa okunnyamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, tombeera wala. Ayi Katonda wange, yanguwa okunnyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Katonda, tombeera wala: Ai Katonda wange, yanguwa okunnyamba.