Psalms 71:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baswale, baggwemu ensa, abalwanyisa omwoyo gwange; abanoonya okunkola obubi babikkibwe ebivumo n'obuswavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abampawaabira bazikirizibwe nga bajjudde ensonyi, abanoonya okunnumya baswale era banyoomebwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakwatibwe ensonyi bazikirire abakyawa emmeeme yange; Baswazibwe banyoomebwe abaagala okunkola obubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abannumba bawangulwe bazikirizibwe, abaagala okunnumya baswazibwe banyoomebwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakwatibwe ensonyi bazikirire abakyawa emmeeme yange; Baswazibwe banyoomebwe abaagala okunkola obubi.