Psalms 71:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze bulijjo nzija kusuubiranga; buli lunaku naddiŋŋananga ettendo lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze nnaabanga n’essuubi ennaku zonna. Era nneeyongeranga okukutenderezanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nnaasuubiranga ennaku zonna, Era nnaayongeranga okukutenderezanga bulijjo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze nnaasuubiranga bulijjo nnaayongeranga okukutendereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye naasuubiranga ennaku zonna, Era naayongeranga okukutenderezanga bulijjo.