Psalms 71:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda wange, nsika mu mikono gy'omubi, mu kikonde ky'ow'ettima omukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda wange omponye mu mukono gw’ababi, omponye abantu abatali batuukirivu era abakambwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omponye, Ayi Katonda wange, mu mukono gw'omubi, Mu mukono gw'omuntu atali mutuukirivu, omukambwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda wange, mponya omwonoonyi, nzigya mu mikono gy'omubi era omukambwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omponye, ai Katonda wange, mu mukono gw'omubi, Mu mukono gw'omuntu atali mutuukirivu, omukambwe.