Psalms 71:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga, ayi Mukama, ggwe ssuubi lyange, obwesige bwange, ayi Mukama, okuva mu buvubuka bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ggwe, Ayi Mukama, ggwe ssuubi lyange; ggwe, ggwe neesiga, okuviira ddala mu buvubuka bwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ggwe oli ssuubi lyange, Ayi Mukama Katonda; Ggwe gwe nneesiga okuva mu buto bwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Katonda, essuubi lyange liri mu ggwe, nneesiga ggwe okuviira ddala mu buto bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ggwe oli ssuubi lyange, ai Mukama Katonda: Ggwe gwe nneesiga okuva mu buto bwange.