Psalms 71:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bangi mbafuukidde ekikuuno, naye ggwe buddukiro bwange obunywevu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eri abangi nafuuka; naye ggwe kiddukiro kyange eky’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nninga ekyewuunyisa eri abantu abangi; Naye ggwe oli kiddukiro kyange eky'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bwange bwewuunyisa bangi, naye ggwe w'amaanyi, ggwe ontaasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nninga ekitalo eri abantu abangi; Naye ggwe oli kiddukiro kyange eky'amaanyi.