Psalms 71:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akamwa kange kajjudde ettendo lyo, olunaku lwonna kayimba ekitiibwa kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akamwa kange kajjudde ettendo lyo, nga ntenda ekitiibwa kyo obudde okuziba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akamwa kange kanajjulanga ettendo lyo, Nnenjolesa ekitiibwa kyo okuzibya obudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkutendereza olunaku lwonna, ne nkugulumiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akamwa kange kanajjulanga ettendo lyo, N'ekitiibwa kyo okuzibya obudde.