Psalms 72:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ya Solomoni. Ayi Katonda, kabaka muwe ennamula yo, n'obutuukirivu bwo buwe mutabani wa kabaka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, kabaka omuwe okuba omwenkanya, ne mutabani we omuwe obutuukirivu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Katonda owenga kabaka alamulenga emisango gyo, mu mazima; Era owenga obutuukirivu bwo omwana wa kabaka!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, kabaka muwe alamulenga nga ggwe, muwe ku mazima go
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Owenga kabaka emisango gyo, ai Katonda Era owenga obutuukirivu bwo omwana wa kabaka.