Psalms 72:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bakabaka bonna bamuvunnamire; amawanga gonna gamuweereze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabaka bonna banaavuunamanga mu maaso ge; amawanga gonna ganaamuweerezanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weewaawo, bakabaka bonna banaavuunamiranga mu maaso ge, Amawanga gonna ganaamuweerezanga!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabaka bonna balimuvuunamira, amawanga gonna ganaamuweerezanga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, bakabaka bonna banaavuunamiranga mu maaso ge: Amawanga gonna ganaamuweerezanga.