Psalms 72:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga awonya omwavu awanjaga, n'omunaku ataliiko muyambi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga anaawonyanga eyeetaaga bw’anaamukoowoolanga, n’omwavu ne kateeyamba ataliiko mwasirizi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga anaawonyanga omunafu bw'anaakaabanga, N'omwavu, n'atalina buyambi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga adduukirira omunaku amukaabirira, n'omwavu atalina buyambi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga anaawonyanga omunafu bw'anaakaabanga: N'omwavu atalina mubeezi.