Psalms 72:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abataasa okunyigirizibwa n'ettemu, n'omusaayi gwabwe gwa muwendo mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anaabanunulanga mu mikono gy’omujoozi n’abawonya obukambwe bwe; kubanga obulamu bwabwe bwa muwendo mungi gy’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anaanunulanga emmeeme zaabwe mu kujoogebwa n'ettima; N'omusaayi gwabwe gunaabanga gwa muwendo mungi mu maaso ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abawonya okujoogebwa n'okuyisibwa obubi, obulamu bwabwe abuyita bwa muwendo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anaanunulanga emmeeme zaabwe mu kujoogebwa n'ettima: N'omusaayi gwabwe gunaabanga gwa muwendo mungi mu maaso ge: