Psalms 72:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Agulumizibwe Katonda, Katonda wa Yisirayeli, yekka oyo akola ebyewuunyisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda agulumizibwe, Katonda wa Isirayiri, oyo yekka akola ebyewuunyisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yeebazibwenga Mukama Katonda, Katonda wa Isiraeri, Akola eby'amagero yekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda wa Yisirayeli atenderezebwe yekka akola ebyamagero.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yeebazibwenga Mukama Katonda, Katonda wa Isiraeri, Akola eby'amagero yekka: