Psalms 72:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ataase abanaku mu ggwanga, adduukirire abaana b'omwavu, era afufuggaze abayigganya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anaalwaniriranga abaavu, n’atereeza abaana b’abo abeetaaga, n’omujoozi n’amusaanyaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anaasaliranga omusango abaavu ab'omu bantu, Anaalokolanga abaana b'abo abatalina bintu, Era anaamenyaamenyanga omujoozi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka alabirire abaavu, ayambe abali mu bwetaavu, amenye ababanyigiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anaasaliranga omusango abaavu ab'omu bantu, Anaalokolanga abaana b'abo abatalina bintu, Era anaamenyaamenyanga omujoozi.