Psalms 72:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Afuge okuva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja; n'okuva ku Mugga okutuuka ku nkingi z'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Afugenga okuva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja, n’okuva ku mugga Fulaati okutuuka ku nkomerero z’ensi!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era anaafuganga okuva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja, Era okuva ku mugga okutuuka ku nkomerero z'ensi!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alifuga okuva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja; okuva ku Mugga Ewufuraate okutuuka ensi gy'ekoma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era anaafuganga okuva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja, Era okuva ku Mugga okutuuka ku nkomerero z'ensi.