Psalms 73:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno ab'ekinywi kyabwe bajja gye bali, ne banywa amazzi mu bungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu ba Katonda kyebava babakyukira ne banywa amazzi mangi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu kyebaava bakyukira gyebali, Bye boogera ne babikkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu kyebava bakyukira gye bali, bye boogera ne babikkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu be kyebava bakomawo wano: N'amazzi ag'omu kikompe ekijjudde ne bagamalirawo ddala.