Psalms 73:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beegambira nti: “Katonda anaamanya atya? Ali Waggulu Ddala amanyi?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne beebuuza nti, “Katonda bino abimanyi atya? Ali Waggulu Ennyo abitegeera?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bagamba nti, “ Katonda alimanya atya? Era okumanya kuli mu oyo ali waggulu ennyo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagamba nti: “Katonda alimanya atya? Ddala Atenkanika amanya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era boogera nti Katonda amanya atya? Era okumanya kuli mu oyo ali waggulu ennyo?