Psalms 73:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababi bwe batyo bwe bali; bulijjo bali mirembe, beeyongera mu bugagga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aboonoonyi bwe bafaanana bwe batyo; bulijjo babeera mu ddembe, nga beeyongera kugaggawala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi bwe batyo bwe baba. Babeera bulungi bulijjo, beeyongera kugaggawala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi bwe batyo bwe baba. Bali bulungi bulijjo, bongera kugaggawala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, abo be babi; Era beeyongera mu bugagga nga balina emirembe ennaku zonna.