Psalms 73:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olunaku lwonna mbonyaabonyezebwa; buli makya mbonerezebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mbonaabona obudde okuziba, era buli nkya mbonerezebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mbonaabona okuzibya obudde, Ne nkangavvulwa buli nkya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbonaabona okuzibya obudde ne mbonerezebwa buli nkya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga nabonyaabonyezebwa okuzibya obudde, Ne nkangavvulwa buli nkya.