Psalms 73:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa nali ŋŋambye nti: “Ka njogere bwe ntyo,” nandibadde ndiddemu olukwe ezzadde ly'abaana bo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa ŋŋamba nti njogere bwe nti, nandibadde mukuusa eri omulembe guno ogw’abaana bo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa n'ayogera bwe ntyo, Sandibadde ng'omu ku baana bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa nayogera bwe ntyo, sandikoze ng'omu ku babo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Singa nayogera nti Ka njogere bwe ntyo; Laba, nandikkusizza emirembe gy'abaana bo.