Psalms 73:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bazikiridde mangu; basaanyiziddwaawo ddala entiisa!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bazikirizibwa mangu nga kutemya kikowe! Entiisa n’ebamalirawo ddala!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tebalwa kuggwaawo, Ne bazikirizibwa entiisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tebalwa kuggwaawo, ne bazikirizibwa entiisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga bafuuse ekifulukwa mu kaseera akatono Entiisa zibamalirawo ddala.