Psalms 73:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze ebigere byange kaabula kata biseerere; entambula yange kaabula kata ewuguke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze amagulu gange gaali kumpi okutagala era n’ebigere byange okuseerera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze, nali nnaatera okuterebuka, Okukkiriza kwange nga kuseebengerera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze nali nnaatera okuterebuka, okukkiriza kwange nga kuseebengerera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze, ebigere byange byali kumpi n'okugwa; Okutambula kwange kwabulako katono okuseerera.