Psalms 73:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso nze bulijjo ndi naawe; onkutte ku mukono gwo ogwa ddyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde ebyo biri bwe bityo naye ndi naawe bulijjo; gw’onkwata ku mukono gwange ogwa ddyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ndi wamu naawe ennaku zonna: Onkutte omukono gwange ogwa ddyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ndi wamu naawe bulijjo, era ggwe onkutte ku mukono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ndi wamu naawe ennaku zonna: Onkutte omukono gwange ogwa ddyo.