Psalms 73:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'oggyeeko ggwe, mu ggulu endiyo ani? Nga ndi naawe, ku nsi sseegombako kirala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani gwe nnina mu ggulu, wabula ggwe? Era tewali na kimu ku nsi kye neetaaga bwe mba naawe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani gwe nnina mu ggulu wabula ggwe? So tewali mu nsi gwe njagala okuggyako ggwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani gwe nnina mu ggulu wabula ggwe? Kiki ku nsi kye njagala okuggyako ggwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani gwe nnina mu ggulu wabula ggwe? So tewali mu nsi gwe njagala wabula ggwe.