Psalms 73:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga abeekuza bankwasanga obuggya, nga ndaba ababi bibagendera bulungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nakwatirwa ab’amalala obuggya; bwe nalaba ababi nga bagaggawala nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ab'amalala mbakwatirwa obuggya, Bwe ndaba ababi nga balina omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abeekulumbaza nabakwatirwa obuggya, nga ndaba ababi bwe bali obulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ab'amalala bankwasa obuggya, Bwe nnalaba ababi bwe balina omukisa.