Psalms 73:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mpaawo kibaluma; emibiri gyabwe miramu, minyirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga tebalina kibaluma; emibiri gyabwe miramu era minyirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bo tebalina kibaluma, Balamu era ba maanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo tebalina kibaluma, balamu era ba maanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bafa tebalumwangako: Naye amaanyi gaabwe ganywera.