Psalms 73:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno okwekuza bakwambadde ng'olutembe, n'obukambwe babwebisse ng'ekyambalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amalala kyegavudde gabafuukira ng’omukuufu ogw’omu bulago, n’obukambwe ne bubafuukira ekyambalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amalala kyegava gabeera ng'omukuufu ogwetooloola obulago bwabwe; Ettima libabikka ng'ekyambalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyebava beeyambika amalala ng'omukuufu, ne beebunya obukambwe ng'ekyambalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amalala kyegava gabeera ng'omukuufu ogwetooloola obulago bwabwe; Ettima libabikka ng'ekyambalo.