Psalms 73:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Basekerera ne boogera n'effutwa; mu kwekuza kwabwe boogera bitiisatiisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baduula era emboozi zaabwe zijjudde eby’okujooga. Batiisatiisa abalala n’okubeeragirako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baduula era boogera bakudaala, Beewaana ne batiisatiisa abalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baduula, era boogera bakudaala, beewaana ne batiisatiisa abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baduula ne boogera eby'okujooga mu bubi: Boogera ebikulu.