Psalms 73:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Babambira eggulu n'akamwa kaabwe, n'olulimi lwabwe lufeffetta mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emimwa gyabwe gyolekedde eggulu; n’ennimi zaabwe zoogera eby’okwewaanawaana buli wantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Boogera ebinyooma Katonda ali mu ggulu, Banyooma n'abantu be ku nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Boogera ebinyooma Katonda ali mu ggulu, banyooma n'abantu be ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omumwa gwabwe bagutadde mu ggulu, N'olulimi lwabwe lutambulatambula mu nsi.