Psalms 74:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, omuwalanye anaatuusa wa okujolonga? Omulabe wa kuvuma linnya lyo mirembe gyonna?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, omulabe alituusa ddi ng’akuduulira? Omulabe anavvoolanga erinnya lyo ennaku zonna? Bazikirize.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Katonda, omulabe alituusa wa okuvuma? Akukyawa alivvoola erinnya lyo emirembe gyonna?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, abalabe balituusa wa okukuvuma? Erinnya lyo balirivvoola ennaku zonna?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Katonda, omulabe alituusa wa okuvuma? Akukyawa alivvoola erinnya lyo emirembe gyonna?