Psalms 74:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki oggyawo omukono gwo? Lwaki ddyo wo omufunyira mu kikondoolo kyo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki totuyambye n’omukono gwo ogwa ddyo? Kiki ekikukuumisa omukono gwo ogwa ddyo mu kifuba kyo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kiki ekikuddiriza omukono, omukono gwo ogwa ddyo? Oguggye mu kifuba kyo obazikirize.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki ogaana okuba ne ky'okolawo? Lwaki emikono gyo ogizingira ku kifuba kyo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kiki ekikuddiriza omukono, omukono gwo ogwa ddyo? Oguggye mu kifuba kyo obazikirize.