Psalms 74:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe n'obuyinza bwo wayabuluzaamu ennyanja; wabetentera omutwe gwa ssessota mu mazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe wayawula mu mazzi g’ennyanja; omulabe n’omuzikiririza mu mazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wayawula ennyanja n'amaanyi go: Wamenya emitwe gy'agasolo mu mazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennyanja wagigabanyaamu wabiri n'amaanyi go, wamulungula emitwe gy'agasolo mu mazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wayawula ennyanja n'amaanyi go: Wamenya emitwe gy'ensolo mu mazzi.