Psalms 74:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olunaku lulwo n'ekiro kikyo; ggwe wassaawo omwezi n'enjuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obudde bw’emisana bubwo, n’ekiro kikyo; ggwe wakola omwezi n’enjuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emisana gigyo, era n'ekiro kikyo: Wakola omusana n'enjuba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emisana n'ekiro bibyo, wateeka enjuba n'omwezi mu bifo byabyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emisana gigyo, era n'ekiro kikyo: Wakola omusana n'enjuba.