Psalms 74:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Jjukira omulabe nga bwe yajolonga, ayi Mukama; eggwanga eritategeera nga bwe lyavuma erinnya lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Jjukira ebyo, Ayi Katonda, olabe okuduula kw’omulabe, n’abantu abasirusiru nga bwe banyoomodde erinnya lyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ojjukire kino ng'abalabe bavumye, Ayi Mukama, Era abantu abasirusiru banyooma erinnya lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye jjukira ayi Mukama, abalabe bwe bakuvuma, n'ababi bwe bakunyooma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ojjukire kino ng'abalabe bavumye, ai Mukama, Era ng'eggwanga essirusiru liboggoledde erinnya lyo.