Psalms 74:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Endagaano yo gifeeko, kubanga obulikonda bwonna obw'ensi bufuuse nfo za bukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ojjukire endagaano yo; kubanga ensi ejjudde ekizikiza n’abantu abakambwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ojjukire endagaano; Kubanga ebifo eby'enzikiza eby'ensi bijjudde ennyumba ez'ettima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Jjukira endagaano gye wakola naffe, kubanga eby'obukambwe bikolebwa buli awakutte ekizikiza mu nsi eno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ojjukire endagaano: Kubanga ebifo eby'enzikiza eby'ensi bijjudde ennyumba ez'ettima.