Psalms 74:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anyigiriziddwa tomuleka kudda ng'aswadde; abaavu n'abawamma batende erinnya lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tokkiriza abo abajoogebwa okuwangulwa; era leka abaavu n’abeetaaga batenderezenga erinnya lyo ennaku zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ajoogebwa alemenga okudda ng'akwatiddwa ensonyi, nkwegayiridde; Abaavu n'abanafu batenderezenga erinnya lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigganyizibwa tobaleka kuswazibwa, abaavu n'abanaku bakutenderezenga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ajoogebwa alemenga okudda ng'akwatiddwa ensonyi, nkwegayiridde: Abaavu n'abanafu batenderezenga erinnya lyo.