Psalms 75:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lugenda nga 'Tozikiriza'. Zabbuli ya Asafu. Luyimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tukwebaza, Ayi Katonda. Tukwebaza, kubanga Erinnya lyo liri kumpi. Abantu boogera ku bikolwa byo eby’ekyewuunyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tukwebaza, Ayi Katonda; Twebaza kubanga erinnya lyo liri kumpi: Abantu boogera ku bikolwa byo eby'ekitalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tukwebaza ayi Katonda, tukwebaza kubanga oli kumpi nga twogera ku by'okola ebyewuunyisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tukwebaza, ai Katonda; Twebaza kubanga erinnya lyo liri kumpi: Abantu boogera ku bikolwa byo eby'ekitalo.