Psalms 75:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze ndijaguza emirembe gyonna, ndiyimbira Katonda wa Yakobo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ayogera nti, Ababi ndibamalamu amaanyi, naye abatuukirivu nnaabongeranga amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era amaanyi gonna ag'ababi naagazikirizanga; Naye amaanyi g'abatuukirivu ganaagulumizibwanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alizikiriza obuyinza bw'ababi bwonna, naye obw'abalungi bulyeyongera obungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'amayembe gonna ag'ababi naagazikirizanga; Naye amayembe g'abatuukirivu ganaagulumizibwanga.