Psalms 75:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tukugulumiza, ayi Katonda, tukugulumiza; tutendereza erinnya lyo; abantu balombojja ebyewuunyisa byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda oyogera nti, “Neerondera ekiseera kye neetegekera era nsala omusango gwa bwenkanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe ndiraba ebiro ebyateekebwawo, Ndisala emisango egy'ensonga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waŋŋamba nti: “Mu kiseera kye ndigera, ndisala omusango mu mazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ndiraba ebiro ebyateekebwawo, Ndisala emisango egy'ensonga.