Psalms 75:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ŋŋamba abeewaana nti: ‘Muleke kwewaana,’ n'ababi nti: ‘Muleke kwewaga maanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukomye okuyimusa ejjembe lyammwe eri eggulu n’okwogera nga muduula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temuyimusanga waggulu jjembe lyammwe Temwogeranga n'ensingo enkakanyavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulekere awo okwewanika, n'okwogera nga muduuluka.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temuyimusanga waggulu jjembe lyammwe Temwogeranga n'ensingo enkakanyavu.