Psalms 75:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muleke kubina waggulu bwanga bwammwe; muleke kwogeza lunkulu.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga okugulumizibwa tekuva mu ddungu era n’obuyinza tebuva buvanjuba wadde obugwanjuba bw’ensi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga okugulumizibwa tekuva buvanjuba, Newakubadde ebugwanjuba, newakubadde obukiikaddyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okugulumizibwa tekuva buvanjuba, wadde ebugwanjuba oba wadde mu ddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga okugulumizibwa tekuva buvanjuba, Newakubadde ebugwanjuba, newakubadde obukiika obwa ddyo.