Psalms 75:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti newandibadde ebuvanjuba yadde ebugwanjuba; wadde mu ddungu, teri agulumiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
wabula biva eri Katonda; era ye y’agulumiza omu ate n’atoowaza omulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda ye mulamuzi, Atoowaza ono, n'oli amugulumiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Katonda ye mulamuzi atoowaza omu, n'agulumiza omulala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Katonda ye mulamuzi: Atoowaza ono, n'oli amugulumiza.