Psalms 75:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mukono gw'Omukama mulimu ekikompe; kijjudde evviini ebimba, ejjudde ebirungo. Akifuka, ababi bonna ku nsi ne bakinywa; bakinywa okutuukira ddala ku bbonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze nnaatendanga obulungi bwa Mukama; nnaatenderezanga Katonda wa Yakobo ennaku zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze nnaasanyukanga emirembe gyonna, Nnaayimbanga okutendereza Katonda wa Yakobo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze siirekengayo kwogera ku Katonda wa Yakobo, siirekengayo kuyimba okumutendereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze naabuuliranga emirembe gyonna, Naayimbanga okutendereza Katonda wa Yakobo.