Psalms 76:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Ku bivuga eby'enkoba. Zabbuli ya Asafu. Luyimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda amanyiddwa mu Yuda; erinnya lye kkulu mu Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu Yuda Katonda amanyiddwa, Erinnya lye kkulu mu Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda amanyiddwa mu nsi ya Yuda erinnya lye kkulu mu Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu Yuda Katonda amanyibwa: Erinnya lye kkulu mu Isiraeri.